Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Mabiriizi addukidde mu kkooti ensukulumu
July 27, 2018 · Mubiru Ali
Male Hassan Mabiriizi Kiwanuka addukidde mu Kkooti ya Uganda ensukulumu nga yemulugunya kukyasaliddwawo Abalamuzi mu Kkooti ya Ssemateeka eyatudde e Mbale 4 ku Balamuzi 5 bagambye nti ensonga y’ekkomo ku myaka gya Pulezident nti era kyayisibwa mu mateeka ye kyawakanya.