Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

‘Ani asiriwaza ani?’ – Bebe Cool

May 9, 2019 · Mubiru Ali

Bebe Cool; “Oludda oluvuganya mu Yuganda lwewuunyisa, Munnabyabufuzi omupya afuna abagoberezi okuva mu b’oludda oluvuganya ababaddewo ekiyitibwa okubawulayawula. Oluvannyuma bakiriziganya okuddingana ekiyitibwa okutabagana ekitali kibi. Wabula kino kibanga okusalamu chapati ebitundu bibiri oluvannyuma n’ogigatta ng’olowooza nti enagejja. Ani asiriwaza ani?
Ka vidiyo kano kalina obubaka obugenda eri abakyenvu, bbululu nabo abagoberera emyuufu.”

Kizza Besigye Bobi Wine Democratic Party Uganda Forum for Democratic Change