Lwaki aba UPDF mwafuuza amaka gaffe nga abaali bazizza omusango – Muky. Joy Biraaro
“Bwenali nfumbirwa Munnamaggye wa Uganda People’s Defence Forces – UPDF, nayanirizibwa Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces era bingi ebyatuweebwa omwali n’amayinja, naye kino nkyogera kaati era nkibagamba nti mu mwaka gwa 2015 bwetwali tuva mu maggye, Abasirikale ba UPDF bajja mu maka gaffe nebafuuza ennyumba yonna nga tulinda abamenyi b’amateeka.Bwenababuuza lwakiri baali bakola kino, mpaawo n’omu yanziramu n’okutuusa olunaku olwaleero.” Muky. Joy Biraaro
One thought on “Lwaki aba UPDF mwafuuza amaka gaffe nga abaali bazizza omusango – Muky. Joy Biraaro”
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.
Ndowooza baali balina okukakasa nti temwasigaza byakulwanyisa oba ebintu bya UPDF. Mwafuuka ba civilian!