Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 161 listening Simba FM Live

Kata Lukwago ayabike omutima nga mututeko Kanyike – Pulezidenti Museveni

August 24, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Njozayoza Muky. Sarah Kanyike olw’okulondebwa nga Omubeezi wa Minisita ow’abaliko obulemu n’abakadde. Njagala okusaasira mutabani wange Erias Lukwago eyabulako katono okwabika omutima bwenavuba ekyennyanja ekinene okuva mu kibiina ekikadde (Democratic Party Uganda).
Ndi musanyufu n’abantu nga Muky. Kanyike abasoosa ebizibu by’abantu okusinga enjawukana z’ebyobufuzi. Yuganda yetaaga kwegatta okusobola okuweereza abantu.”