Lumbuye ayimbuddwa naye wakusigala nga awerenemba n’omusango – Nkunyigi

Munnamateeka era Omubaka akiikirira Kyaddondo East Hon. Nkunyingi Muwada avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Facebook nategeeza nga Bannamateeka abali mu Turkey bwebamutegeezezza nga Fred lumbuye kajjubi bweyayimbuddwa okuva mu Administrative Detention olunaku lwa bbalaza.
Leero lwagenda okuvaayo mu butongole nga bamaze okukola ku mpapula zonna ezimuyimbula.
Munnamateeka ADNAN SAHIN nti ategeezezza nti wadde anaaba ayimbuddwa omusango ogwamuggulwako gujja kusigala gugenda mu maaso nti era Bannamateeka e Turkey bakusigala nga bagulondoola okulaba nti guggwa.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply