97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Kkooti enkulu egobye okujjulira kwa Mabiirizi

Kkooti enkulu mu Kampala ezeemu negoba omusango gwa Munnamateeka Male Mabiriizi nga awawabira Kabaka ku nkola ey’obuwaze eyabuli muntu ali ku ttaka lya Kabaka. Kinajjukirwa nti Mabiriizi yaddukira mu kkooti enkulu nga ajjulira ku kusalawo kwa kkooti ejjulirwamu okugoba omusango ggwe. Kkooti egamba nti Mabiriizi yetuminkiriza okuwawabira Kabaka kuba tewali muntu n’omu ali ku ttaka lya Buganda yamutuma kukikola.

About Mubiru Ali

Leave a Reply