Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Sigenda kwetonda olwa Poliisi okukuba Bannamawulire – IGP

January 8, 2021 · Mubiru Ali
Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP Martin Okoth Ochola; “Poliisi telumbagana Bannamawulire, wabula Bannamawulire bebagirumba okugyoleka nti batulugunya era bakolera Gavumenti. Ekitukubisa Bannamawulire kwekiubalemesa okugenda awali akabi. Tukuba Bannmawulire ku lwa bulungi bwabwe okusobola okubakuuma. Omusirikale wa Poliisi bwakugamba yimirira olina okuyimirira ku lwobulungi bwo. Sigenda kwetonda olw’ebikolwa bya Poliisi.”