Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 496 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omuti gwomuwafu abakiise webatuula okuteeka omukono ku ndagaano yolwenda gugudde

February 28, 2024 · Mubiru Ali

Omuti gw’omuwafu (Canarium Tree) webateera emikono ku ndagaano y’olwenda gwagudde oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba eyatonnya ekiro ekyakeesa bbalaza mu Ssetendekero wa Kyambogo.
Omuti guno gukwata ekifo kyakumwanjo nnyo mu byafaayo bya Buganda kuba kigambibwa nti Olubiri lwa Ssekabaka Muteesa I lwali mu kifo kino nga terunasengulwa kutwalibwa Mengo.

Photo Credit; Daily Monitor