Omusawo omulala okuva mu Disitulikiti ye Mubende afudde ekirwadde kya Ebola, E Kassanda omuwendo gw’abalwadde b’e Ebola guweze abantu 43. Disitulikiti y’e Kassanda ne Mubende zzo zikyali ku muggalo ogwateekebwawo okulaba nti ekirwadde kino tekisaasanira Ggwanga lyonna.
Kitalo! Omusawo omulala afudde ekirwadde kya Ebola
Share.