Kitalo! Mukyala wa Kibalama eyabuzibwawo afudde
Kitalo!
Monica Nabukenya Kibalama afudde, ono mukyala wa Munnakibiina ki National Unity Platform, JohnBosco Kibalama eyabuzibwawo nga 3-June-2019 abagambibwa okubeera abebyokwerinda.
Kigambibwa nti Monica yasangiddwa mu kinaabiro mu maka ge ngafudde.
Ono wamu n’abaana be bamaze emyaka 6 nga banoonya omuntu waabwe.
#ffemmwemmweffe

