Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 523 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! Abantu abawerako bafiiridde mu nnyanja Muttanzige

May 20, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu abawerako bebalowoozebwa okuba nga bafiiridde mu nnyanja Muttanzige eryato kwebabadde basaabalira bweryabidde. Kigambibwa nti eryato lino lyabadde litisse abantu 45 nga kuliko ne ttiimu y’omupiira wamu n’abawagizi baabwe nga baabadde bagenda ku mupiira.
Emirambo gy’abo abafudde egyakasuulibwako kuliko Majid Mayaya, Winnie Ayera ne Omirambe, nga bonna batuuze ba kukizinga e Fofo mu Tonya Parish mu Buseruka sub-county, mu Disitulikiti y’e Hoima.
Kigambibwa nti abasambi b’omupiira wamu n’abawagizi baabwe baabadde boolekera kizinga Runga e Kigoroobya.