Gavumenti ekomezzaawo Bannayuganda 30 okuva e Sudan

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Gavumenti ya Yuganda etandise okukomyawo Bannayuganda abali basibirwa ebweru olw’ekirwadde kya #COVID-19 nga olunaku olwaleero Bannayuganda 30 bebakomezeddwawo okuva e Sudan nga bayise ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe.
Enteekateeka zigenda mu maaso nga waliwo Bannayuganda abalala abagenda okuggibwa e Netherkands.
#StaySafeUG #SafeAtHome

Share.

Leave A Reply