Kitalo! Abantu 4 bafudde ekirwadde kya Cholera e Moroto

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Kitalo!
Abantu 4 bafudde ekirwadde kya Cholera n’abalala 109 nebaweebwa ebitanda mu Ddwaliro e Moroto oluvannyuma lw’ekirwadde kino okubalukawo mu Disitulikiti eno.
Okusinziira ku District Health Officer Dr. Charles Omundu Komakech agamba nti kino kivudde ku Bantu okunywa amazzi agatali mafumbe.
Bino Komackech abitegeezezza Parliament Task Force Committee on #COVID-19 ababadde bakyaddeko mu eno. Ono agamba nti ekirwadde kino kigoyezza ebyalo 25.

Share.

Leave A Reply