Mr Updates asisinkanye Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ; “Olwaleero, Hon. Ssegiriinya Muhammad ankyaliddeko mu maka gange e Magere. Mwanirizza era nemukulisaayo mu nkomyo gyeyaggalirwa mu bukyaamu okumala ebbanga eppanvu. Era nfunye essimu okuva ewa Hon. Allan Ssewanyana.

Banywanyi baffe bombi bangumizza nti bakyali ku mulamwa gwokununula Eggwanga era baliwo ku lwa demokulasiya.”

Share.

Leave A Reply