Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 274 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kiki ekiboogeza ku bwavu nga mulina ettaka – Gen. Elweru

February 20, 2020 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’eggye lya @Uganda People’s Defense Forces ery’okuttaka, Lt. Gen. Peter Elwelu yagambye nti Abantu bonna abafudde obwavu oluyimba balina okukwatibwa.
Ono bweyabadde ayogera ku mukolo gw’ebikujjuko bya @National Resistance Movement e Kamuda mu Disitulikiti y’e Soroti olunaku lw’eggulo yagambye tewali nsonga yonna Omuntu naddala ava mu Teso emukaabya bwavu oba okubwogerako kuba ekitundu kirina ettaka erigimu nga lisobola okubayamba okukyuusa obulamu okusinga okwenyigira mu bintu ebitabazimba nga ebyobufuzi.