Abakirisitu beeyiye ku kigo e Kimaanya okulamaga

Abakirisitu okuva mu bitundu ebyenjawulo beeyiye ku kijjukizo ky’abajulizi omuli ebisigalira byabwe ne bye baali bakozesa mu mirembe egyo ekiri ku Kigo e Kimaanya mu Disitulikiti y’eMasaka okulamaga mu kukuza olunaku lw’abajulizi.

Missa ekulembeddwamu Fr. Pere Richard Nyombi omuminsane mu White Fathers okuva e Nsambya ng’ayambibwako Bwanamukulu w’ekifo Fr. Joseph Matovu ne Bannaddiini abalala.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Agambibwa okuba omu ku batemu akwatiddwa