Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Katikkiro awandiise Ekitabo ekyogera ku ttaka, enfuga ya Federal, obukulembeze ne byakoze.

Katikkiro atuuzizza President wa Rotary club of Kasangati omuggya, Elizabeth Ssempebwa azze mu bigere bya Mildred Bahemuka

Mu ngeri yeemu atuuzizza President wa Rotaract ye Kasangati Ddungu Namirimu Joana, wamu ne President wa Rotaract ye Nangabo Lukiya Nakiwala.

Ku mukolo gwegumu Katikkiro atongozza ekitabo “Mayiga A Transformational Katikkiro” ekyawandiikibwa munnamateeka Francis Buwuule. Ekitabo kyogera ku ttaka, enfuga ya Federal, obukulembeze ku buli mitendera, era kisiima Katikkiro byakoze.

Omukolo gubadde ku Bulange mu ttuntu lya leero.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort