Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Entegeera ya Bebe Cool n’emyaka gyalina bindeka newuunya – Ronald Mayinja

Omuyimbi Ronald Mayinja avuddeyo nadda mu muyimbi munne Bebe Cool eyavuddeyo namunenya ku ky’okuyimba olumbi bizeemu mu maaso ga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kivvulu kya Catherine Kusasira Sserugga; “Bebe Cool okusisinkana Pulezidenti agiraba nga deal yakukola ssente. Bebe Cool anyiiga olw’okuba alabika yalimba Pulezidenti nti embeera nnungi kati bwawulira mbyogera mu maaso ge alaba nga ayiwa deal ye. Eky’okuleeta ebifaananyi byange ebikadde, nze ndi musajja Mukulisitaayo sijja kumumalirako nnyo budde, mu Bayibuli tugamba nti Bwe nali omuto, nayogeranga omuto, nakola nga eby’ekito, nalowooza nga omuto, bwenakula nendeka ebyekito. Kyanaku nti Bebe Cool akyalowooza atyo!’

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort