Enanga nzijja mu katemba wo – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa ku Tekinologiya n’ebyuuma bikkalimagezi Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo nalabula omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga obutakyamukirira nnyo batuuke n’okuteeka erinnya lye mu bigambibwa nti naye alina kyamanyiiko ku byokuweebwa kwomugenzi Jacob Oulanyah obutwa. Ono era alabudde ne Hon. Kiwanda Ssuubi ave ku linnya lye.

Add Your Comment