Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka gyakubaayo nga 3 July

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Minisitule y’obuwangwa, Ennono obulambuzi n’Embiri; Amasiro ganaatera okuggwa, kubulako omutendera gwebayita okunaaza ogusembayo, mbakakasa nti omulimu gw’Amasiro teguyimirirangako yadde munene nnyo. Embiri za Ssaabasajja Kabaka zikoleddwa nga bakolagana ne Nkuluze. Abaali e Buddu ndowooza mwalaba e Nkoni, Kabaka alina kusula nga Kabaka. Embiri za Ssaabasajja Kabaka zikoleddwa bulungi nga tukolagana ne Nkuluze. Abaali e Buddu ndowooza olwe Nkoni mwalulaba, Kabaka alina kusula nga Kabaka.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply