Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 951 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Obutabo bwobululu 3 ku Hoima Municipal Council Polling station tebulabikako

September 26, 2019 · Mubiru Ali

#HoimaByElections;
Okulonda ku Hoima Municipal Council Polling station, K – Z weziweredde essaawa bbiri n’eddakiika ataano nga okulonda tekunatandika olwebigambibwa nti obutabo 3 obwobululu nga buli kamu kalimu obukonge 50 okubulawo nga kino kizuuliddwa nga bagoberera eenamba nga bwezeddiringana. Wabula akakiiko k’ebyokulonda kavuddeyo nakategeeza nti obuzibu bwabadde mukufulumya obutaba buno gyebakoledde ensobi mu kuwandiika ennamba. Okulonda kutandise ku ssaawa ssatu.