Embuyaga ekubye amaka agasoba mu 50 ku kizinga Bubeke
Amaka agasukka 50 tegasigazza kintu kyonna ku Kizinga Bubeke-Lwazi mu Ggombolola y’e Bubeke mu Disitulikiti y’e Kalangala oluvannyuma lwomuyaga oguyitibwa Akasiisi okukuba amayumba gonna gebazimbisa amabaati negagwa ku ttaka namalala embuyaga negatwala mu nyanja.
Bya Amayiko Martin

