Embizzi eyali egezaako okutta Gen. Katumba tujja kugitegeera – Gen. Museveni

OKUGEZAAKO OKUTTA GEN. KATUMBA KWALIMU EBYOBUFUZI; https://youtu.be/hr59KEvVdhU
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Okulumba Gen. Edward Katumba Wamala si musango ogwabulijjo, kyeraga lwatu nti kyalimu ebyobufuzi era embizzi eyo eyakiri emabega tugenda kugimanya. Era njagala okubategeeza nti abanyunyunsi abo tuugenda kubamalawo. Kuba twafufugaza obwegungungo bwonna mujjukira bwebaali batwolekezza obwanga. Kati kino kiringa nvunza.”
#Budget2021

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply