Express FC ekwasiddwa ekikopo kya SUPL

#SimbaSportsUpdates;
Ttiimu ya Express Football Club ekwasiddwa ekikopo kya StarTimes Uganda Premier League SUPL mu butongole oluvannyuma lwakakiiko k’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) okutuula nekasalawo nti oluvannyuma lwa liigi okutaataganyizibwa ekirwadde kya ssenyiga omukabwe liigi ekomekerezebwe ng’ebula emipiira 4.

Leave a Reply