97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Ekitebe ky’Amerika kinenyezza Poliisi olwokukwata abekalakaasa mu mirembe

Ekitebe ky’Eggwanga lya Amerika mu Uganda kivuddeyo nekiraga obwennyamivu ku ngeri Bannayuganda abasoba mu 90 abavuddeyo okwekalakaasa mu mirembe nga balaga obutali bumativu bwabwe ku buli bw’enguzi n’obukenuzi gyebakwatiddwamu. Ekitebe kisabye wabeewo okunoonyereza ku bigambibwa nti waliwo abantu abatulugunyiziddwa nti era nabo abakikoze basaanye bavunaanibwe.
Ekitebe kisiimye nnyo emikutu gy’amawulire era kigisaba okugenda mu maaso nokumanyisa Bannayuganda byonna ebigenda mu maaso mu Ggwanga.

Leave a Reply