Omumyuuka w’Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo ku bya curfew; “Twagala okutegeeza Bannayuganda nti ekikwekweto bya curfew bigenda kuddamu nga binywezeddwa wamu n’emisanvu. Abanasangibwa nga bamenye ebiragiro bya Ministry of Health- Uganda ebyokuziyiza okusaasana kw’ekirwadde kya #COVID-19 bakuvunaanibwa.”
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.