Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Dr. Stellah Nyanzi tanaddamu ku kwatibwa wabula abadde nebyalina okusooka okuteekako omukono – Frank Baine

Dr. Stella Nyanzi abadde ateereddwa omulamuzi wa Kkooti enkulu Dr. Henry Peter Adonyo azzeemu nakwatibwa neteekebwa mu motoka y’ekitongole ky’amateeka natwalibwa mu kifo ekitanategeerekeka.
Mukavuvungano akabaddewo nga Stellah Nyanzi alwana obutatwalibwa azirise.
Wabula ayogerera Uganda Prisons Service -UPS Frank Baine agamba nti tebazeemu kukwata Dr.Stella Nyanzi naye mu mateeka Dr. Nyanzi abadde alina kusooka kuzibwayo mu kkomera e Luzira ateeka omukono ku mpapula eziyitibwa ‘out order’.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort