Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bobi Wine mugezi nnyo alinga nze – Kasirye Ggwanga

September 3, 2018 · Mubiru Ali

Mu mboozi ey’aakfubo Kasirye Gwanga avuddeyo nagamba nti Omubaka Kyagulanyi mukwano ggwe nnyo kuba atera okumukyalirako era nga bavudde wala. Alabudde abo abagezaako okumukyankalanya nti musajja mulungi nnyo ate omugezi ebitagambika nti era tazanyirwako alinga ye Kasirye Ggwanga. Agamba nti singa anatambulira mu nkwawa zaba Opposition abamu yanditomera ate singa alekebwa yekka nakola ebintu bye ajjakutuuka ku buwanguzi.