Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Denise Nkurunziza kigambibwa nti yakwatiddwa ekirwadde kya COVID-19

Denise Bucumi Nkurunziza, Mukyala w’Omukulembeze wa Burundi ali mu Ddwaliro lya Aga Khan University Hospital, Nairobi nga kigambibwanti yandiba nga yafunye ekirwadde kya COVID-19.
Kigambibwa nti Mukyala Nkurunziza yatwaliddwa mu Kenya ku nnyonyi ya AMREF okuva mu kibuga Bujumbura ku lw’okuna ku makya.
Kigambibwa nti ono teyawerekeddwako Mwami we era nga ku nnyonyi yabaddeko n’abakuumi 3 nga omu ku bbo naye yazuuliddwa nti alina obulwadde buno.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort