COSASE egamba nti waliwo emivuyo mukuddaabiriza ekisaawe ky’e Arua

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ssentebe w’Akakiiko ka COSASE Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga bwebagenze mu Arua okukulambula emirimu nga bwegitambula ku kisaawe ky’enyonyi. Ategeezezza nti obukadde 687 bwebwakozesebwa ku lukomera olw’obutimba, bagula obuggaali obuvuga emigugu ku bukadde 2 mu emitwalo 24 buli kamu, obutebe obutuulwako buli kamu nga tebanakagatta bakagula obukadde 2 mu emitwalo 40.

Share.

Leave A Reply