Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 643 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Nabadde mbajukiza ku kyo Oulanyah ne Kadaga – Ruth Nankabirwa

March 10, 2021 · Mubiru Ali
NABADDE MBAJJUKIZA KYETWASALAWO MU 2016;
Nampala wa Gavumenti Hon. Ruth Nankabirwa; “Ndi mu WhatsApp group emu gyetwatuuma 317. Nze nantebe wa National Resistance Movement – NRM Caucus era ekifo kinteeka ku Lukiiko lwa NRM CEC. Nali mu lukiiko lwa CEC olwa 2016 mwetwali tunuulira ensonga zabaali begwanyiza ekifo kya Sipiika n’omumyuuka we. Kyenatadde ku WhatsApp nabadde mbajjukiza kusalawo kwa CEC mu 2016, CEC bweyasaba Hon. Jacob Oulanyah okudda ebbali ku kifo kya Sipiika alekere Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga.”
#PlenaryUg