Sports

Sports Update from Uganda

Pulezidenti w’ekibiina ekitwala Baseball afukamiridde Minisita abagulire tiketi z’ennyonyi

Pulezidenti w’omuzannyo gwa baseball ne softball mu Uganda Felix Okuuye yawaliriziddwa okufukaamirira Omubeezi wa…

Uganda erina okusasula obuwumbi 112 eri CAF – Minisita Ogwang

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’emizannyo Peter Ogwang MP avuddeyo nategeeza nti Uganda erina…

Magogo ne banne baniriziddwa mu mizira

Omukulembeze ekibiina ekifuga omupiira ogw’ebigere mu ggwanga ki Federation of Uganda Football Associations (FUFA),…

Gavumenti ewaddeyo Lugogo bazimbewo ekisaawe ekiri ku mulembe

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nyaniriza ekiteeso kya Summa, Kkampuni ya Turkey enzimbi ekyokuzimba ‘multipurpose…

Bobi Wine ne Mikie Wine balabiseeko e Wankulukuku

Bazzukulu ba Kayiira, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine wamu ne muto we Michael…

Greenwood agenda kwabulira Manchester United

Kkiraabu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga omusambi Mason Greenwood bwagenda okwabulira kkiraabu eno…

Omutendesi wa URA FC Sam Timbe aziikwa leero

Kitalo! Omutendesi wa Kkiraabu ya URA Football Club Sam Timbe afudde. Ono afiiridde mu…

Ssaabasajja asiimye okulabikako eri Obuganda

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda ng’ennaku z’omwezi 26 omwezi…

Uganda eyagala kutegeka ne Kenya wamu ne Tanzania AFCON 2027

Olunaku olwaleero abakungu okuva mu Kibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of…

LIsten Live

Ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey'Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe 
#AFCONQ2025
#SSDUGA

Ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey`Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe
#AFCONQ2025
#SSDUGA
...

39 1 instagram icon
Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
 #ffemmwemmweffe

Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
#ffemmwemmweffe
...

38 8 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z' Kiteezi.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

18 0 instagram icon
Omuwagizi w'Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera. 
#ffemmwemmweffe

Omuwagizi w`Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera.
#ffemmwemmweffe
...

28 1 instagram icon
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w'emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
 #ffemmwemmweffe

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
#ffemmwemmweffe
...

36 2 instagram icon