Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi avuddeo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tewali agenda kutwala
News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini.
News: Ziizino ensozi ezimira abantu singa tebakkiriza bibagambibwa nga tebannazirinnya.
News
Ssimbwa ye mumyuuka w’omutendesi wa Uganda Cranes omuggya
November 4, 2023 · Mubiru Ali
Omutendesi wa
Uganda Cranes omuggya Put Paul Joseph alonze Sam Ssimbwa ngomumyuuka we.
Ekitongole ekitwala omupiira ogwebigere mu Ggwanga ekya FUFA kikiriziganyizza naye era Ssimbwa atandikiddewo emirimu gye. Abanamuyambako abalala bakulangirirwa oluvannyuma.