Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 156 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Nasif alumirizza okuvuga Kasolo ne banne

Kalyango Nasif omu ku bavunaanibwa Omusango gwokutta Maria Nagirinya ne Ddereeva we Ronald kitayimbwa akawangamudde bwategezeza Kkooti nti…

Obuwumbi 43 mubukolemu enguudo okusinga okuziwa offiisi ya Pulezidenti – Hon. Ssemujju

Omubaka wa Kira municipality, Ibrahim Ssemujju Nganda ayagala ssente obuwumbi 43.7 eziraambikiddwa mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2023/ 24…

Omukuumi yekubye essasi mu Kampala

Kitalo! Omukuumi wa Kkaampuni ya SGA Security atanaba kutegeerekeka mannya yeekubye amasasi agamuttiddewo ku Mukwasi House, Lumumba Avenue.…

Mutawa ddi omulambo g’omwana waffe – Bazadde ba Pte Sabiiti

Ab’oluganda lw’omusirikale wa UPDF eyakuba Minisita, Charles Engola amasasi agaamuttirawo oluvannyuma naye neyetta, Pte Wilson Sabiiti bakonkomadde n’entaana…

State House yafuuka kkolero nga tetumanyi – Hon. Ssemujju

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda; “Bbiiru y’amasanyalaze ga Pulezidenti yabukadde 500 n’amazzi obukadde 500 ezisinga ne z’ekkolero eddene nga…

Abaffe State House yafuuka ffaamu nga tetumanyi? – Babaka

Alipoota y’Ababaka abatono abatuula ku Budget Committee; “Tuwa Pulezidenti obuwumbi 7 mu obukadde 800 nga zino zakugula ebikozesebwa…

Obukadde 350 obuweebwa Pulezidenti nti bwangoye zaaki ddala-Babaka

Waliwo Ababaka ba Palamenti abavuddeyo nebazuula ensimbi obuwumbi 454 zebalowooza nti zino zonoonebwa bwonoonebwa nga zisaasanyizibwa ku Pulezidenti…

Pulezidenti wa UNF Babirye ayimbuddwa

Pulezidenti wa Uganda Netball Federation (UNF), Babirye Kityo Sarah eyasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga 15-May…

Abatta Bannansi ba South Sudan basibiddwa mayisa

Abasajja 5 ababadde bawerennemba n’ogwokutemula Bannansi ba South Sudan baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa mayisa nga balangibwa gwa kubba Bannansi…