Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
News

Abaffe State House yafuuka ffaamu nga tetumanyi? – Babaka

May 18, 2023 · Mubiru Ali
Alipoota y’Ababaka abatono abatuula ku Budget Committee; “Tuwa Pulezidenti obuwumbi 7 mu obukadde 800 nga zino zakugula ebikozesebwa mu bulimi, obuwumbi obulala 184 zabuweereza bukwatagana nabulunzi. Pulezidenti Museveni State House yagifuula ffaamu nga Bannayuganda tetumanyi?
Palamenti erina okukakasa nti tutulabirira Ffaamu za Pulezidenti Museveni e Kisozi ne Rwakitura.”