Breaking
News: Minisita webyentambula nenguudo Fred Byamukama enkya yaleero aguddewo mu butongole olutindo lwa Katonga ku luguudo oluva e Kampala okudda e News: Ndyamaggwa kye ki?Musumugumba yani? Abeddira Endiisa akabbiro kaabwe Nnaabalya, kye ki? Engule 2026 News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta luno ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 197 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Buganda ewaddeyo obukadde obusoba mu 100 eri abateesiteesi b’embaga ya Kyabazinga

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Tukyazizza Katuukiro wa Busoga n’abakulembeze b’Obwakyabazinga abalala mu kaweefube gwe baliko okutegeka embaga ya…

LOP atandise okugenda mu bitundu gyebawamba abantu be

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba atandise okutalaaga ebitundu ebyenjawulo okusisinkana Ab’enganda z’abawagizi baabwe ababuzibwawo. “YUDA…

Ekitebe tujja ku kiggulawo enkya – Bobi Wine

Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ategeezezza nti okuggulawo ekitebe ky’ekibiina ki…

Ekifaananyi kya Ssenteza kisiigiddwa ku kitebe kya NUP ekipya

Ekifaananyi kya Frank Ssenteza, omu ku bakuumi ba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu…

UHRC eyise omubaka Olanya

Omubaka wa Kilak South mu Disitulikiti y’e Amuru, Hon. Gilbert Olanya ayitiddwa mu Kakiiko akalera eddembe ly’obuntu aka…

Poliisi eyiiriddwa ku kitebe kya NUP ku Kavule Makerere

Ab’ebyokwerinda bayungudde abawanvu n’abampi nebabayiwa ku kitebe ky’ekibiina ki National Unity Platform – NUP ekiggya e Makerere –…

Poliisi ekutte ddereeva wa bbaasi eyakwatiddwa ku katambi ngali ku ssimu

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka avuddeyo nategeeza nga bwebakutte ddereeva wa Bbaasi ya kkampuni…

Gavumenti etongozza digital number plates

Gavumenti etongozza nnamba z’emmotaka eza “digital”. Mu zimu ku mmotoka ezisoose okussibwako ennamba zino, kuliko eza Uganda Police…

IGG yabulwa obujulizi obuluma abagambibwa okutta Abiriga

Ababaka abatuuka ku kakiiko ka Palamenti akalondoola eddembe ly’obuntu kategeezezza Palamenti nga DPP bweyakiriza nti yalemererwa okuvunaana abaali…