Breaking
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 405 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Gavumenti etongozza digital number plates

November 2, 2023 · Mubiru Ali
Gavumenti etongozza nnamba z’emmotaka eza “digital”. Mu zimu ku mmotoka ezisoose okussibwako ennamba zino, kuliko eza
Uganda Police Force n’eza Woofiisi ya Pulezidenti. Kinajjukirwa nti enteekateeka y’ebidduka byonna okufuna nnamba zino empya ekomekkerezebwa mu gwokubiri omwaka ogujja ogwa 2024.
Bino biabadde ku kitebe kya Minisitule evunaanyizibwa ku byentambula wamu ne nenguudo nga batandise na motoka za Gavumenti. Batongozza kyebayise Intelligent Transport Monitoring System kwe banayita okulondoola ebidduka byonna mu Ggwanga.