Breaking
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,206 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

UHRC eyise omubaka Olanya

November 2, 2023 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kilak South mu Disitulikiti y’e Amuru, Hon. Gilbert Olanya ayitiddwa mu Kakiiko akalera eddembe ly’obuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC ku bigambibwa nti yakozesa olulimi olwawulayawula mu bantu era olusiga obukyaayi ku ‘balaalo’ abali mu bitundu by’e Acholi ebiyinza okukuma omuliro mu bantu nebabatuusaako obulabe.