Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 234 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Poliisi eyiiriddwa ku kitebe kya NUP ku Kavule Makerere

November 2, 2023 · Mubiru Ali
Ab’ebyokwerinda bayungudde abawanvu n’abampi nebabayiwa ku kitebe ky’ekibiina ki National Unity Platform – NUP ekiggya e Makerere – Kavule okulemesa enteekateeka y’okuggulawo ekitebe kino mu butongole era tebakkiriza muntu yenna kuyingira.
Kino kiddiridde RCC wa Kawempe, Ndidde Yasin Njasabiggu okulagira abakulu mu kibiina kino okunoonya olunaku olulala kuba olwaleero luliko omukolo omulala nga tebalina busobozi kuwa mikolo gyombi bukuumi.