Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 192 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Bbaasi ya Global egudde e Kyekurura

Akabenje kagudde ku luguudo lwa Kampala – Mbarara, Bbaasi ya kkampuni ya Global nnamba UBB 985M bwegudde Ddereeva…

Kabaka tamanyi ku by’Abataka kugenda wa Museveni – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo nategeeza Olukiiko lwa Buganda nga bw’atalina ky’amanyi ku Bataka abaasisinkanye Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Minisita Ssebuggwawo talina buyinza kutwala Bataka wantu wonna

Eyaliko Katikkiro wa Buganda eyawummula Owek. Dan Muliika avuddeyo nalabula Abataka ba Buganda okukomya okuweebula obuwaggwa n’ennono z’Obwakabaka…

Abataka mwatuweebudde nnyo – Owek. Henry Mubiru

Omukiise wa Ssuubi lya Buganda mu lukiiko lwa Buganda, Owek. Henry Mubiru Kasakya avumiridde abataka b’Ebika abagambibwa okuba…

Olukiiko lwa Buganda lutudde omulundi ogusoose

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Olwa leero Olukiiko lwa Buganda lutudde omulundi ogusoose mu lutuula luno olwa 31. Essira…

NUP amaanyi gaayo gali mu Buganda – Kiwanda

Hon. Godfrey Kiwanda; “National Unity Platform kibiina kya Kitundu (Buganda). Bagenda e Bugwanjuba gyebatalina yadde Omubaka yadde omu.…

Pulezidenti Museveni asonyiye abasibe 200

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asonyiye abasibe 200 nga mubano mwemuli Jimmy Rwamafwa, ngono yali muwandiisi omukulu mu Public…

Kyagulanyi njakufa naawe osaaga – Hon. Nsereko

Omubaka Muhammad Nsereko avuddeyo nayanukula Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine eyavuddeyo…

NEMA ekoze ekikwekweto e Kajjansi

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kyakoze ekikwekweto e Kajjansi ku Flyover…