Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 298 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Basatu bavunaaniddwa ogwokutta Joan Kagezi

November 7, 2023 · Mubiru Ali
Abawaabi ba Gavumenti beyiye mu Kkooti y’Omulamuzi ow’e Nakawa etwaliddwa abagambibwa okutta Senior State Attorney Joan Kagezi okusomerwa emisango okuli ogwobutemu wamu n’obutujju.
Bano tebakiriziddwa kwewozaako kuba ekkooti gyebatwaliddwa terina buyinza kuwulira musango bwegutyo.