Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Twagala Kanatta gwemwawamba – LOP Mpuuga

November 7, 2023 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “KANATTA MUHAMMAD ALIWA? Ekiro mumatumbi budde g’olwa 23 December 2020, abampembe abaali babagalidde emigemera wala, bamenya nebayingira enyumba ya Kanatta Muhammad nebamuwamba! Okuva olwo, ab’engaanda n’emikwano tebaddamu ku muwuliza.
Kanatta yali mukulembeze mu National Unity Platform NUP mu kitundu kya Mukono North.
Uganda Police Force e Mbalala post ne Mukono CPS beesulubabba abaali bagenze okuteekayo omusango gw’okuwambibwa kwa Kanatta.”