Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 317 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Category

Category: News

Abantu abenjawulo bakyalidde ku mubaka Malende

Abantu abenjawulo batuuseeko mu Ddwaliro e Nsambya okukyalira ku Mubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende ali mu kujanjabwa…

Mwenyigire mu byobufuzi bwemuba mwagala okukyuusa Eggwanga lyammwe – Bobi Wine

Olunaku olwaleero nga bwerubadde mu bifaananyi Bannakibiina kya National Unity Platform nga batalaaga Disitulikiti ye Soroti. Omukulembeze wa…

Mwongere okulumya abatulinako ensaalwa – Minisita Joseph Kawuki

Minisita Joseph Kawuki Bwabadde alambika abaami ba Kabaka abaggya wamu n’abantu abeetabye mu ttabamiruka w’amaserengeta ga Africa Cape…

Zaake alina okunetondera kuba muto ku nze – Hon. Akol

Omubaka akiikirira Kilak North Anthony Akol; “Ndi muntumulamu nnyo naye bwonumbagana obeera nga alumbye enjovu. Kyekintu kyekimu ekyatuuka…

Abalonzi ba Zaake baneebazizza okumutimpula – Hon. Akol

Omubaka akiikirira Kilak North Anthony Akol avuddeyo neyewuunya engeri Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mityana Minicipality…

Eyaliisa omwana obubi bamusibye emyaka 35

Namwanje Stella 33 ngono yeyaliisa omwana empita mbi ssaako n’okumunyweesa omusulo eyalabikira mu katambi, Omulamuzi wa Kkooti Ento…

Abasomesa 2 basimbiddwa mwaka lwa kubba bigezo bya P7

Omulamuzi w’Eddaala erisooka owa Kkooti y’e Kira olunaku olwaleero asindise Abasomesa 2, Albert Pabeku ne Vincent Muheki mu…

Don Nasser aziddwayo e Luzira

Omuvubuka omwegyaasi w’omu Kampala amanyiddwa ennyo nga Don Nasser akomezeddwawo mu Kkooti enkya yaleero era oludda oluwaabi nerutegeeza…

Ffe twawangudde dda, Trump yaliko mwemumanyi ne sanctions zammwe – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among yavuddeyo olunaku lw’eggulo najaganya olwobuwanguzi bwa Donald Trump ng’omukulembeze wa Amerika addako, nagamba…