Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Palamenti esunsudde abalondeddwa okukulira BOU

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa okusunsula abantu ababa balondeddwa Pulezidenti aka Parliament Appointments Committee nga kakubirizibwa Sipiika Anitah Annet…

Atingi-Ego alondeddwa ku bwa Gavana bwa BOU

Micheal Atingi-Ego alondeddwa okubeera Gavana wa Bbanka Enkulu eya Uganda, ye Augustus Nuwagaba alondeddwa okubeera omumyuuka we. Atingi-Ego…

Aba PLU twabakirizza okwekalakaasa – Kituuma

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti okwekalakaasa kwa Bannakisinde kya PLU okugenda ku Palalamenti…

Aba PLU bagenda kwekalakaasa

Bannakisinde kya PLU bakedde kweyiwa ku offiisi zaabwe e Naguru webagenda okuva batambule mu Kibuga nga bekalakaasa okulaga…

Waliwo abanwanyisa nga Babazungu bebawa ssente – Prof. Nawangwe

Prof. Barnabas Nawangwe avuddeyo nayanukula abo ababadde bamubuuza ebiwandiiko bye ebyobuyigirize nga bagamba nti ono talina wayolekera nti…

Sigula nga ku kkaadi ya NUP ebyo bigambo byabantu – Nalukoola

Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola avuddeyo natangaaza ku bibadde bitambuzibwa nti yagulirira okufuuna kkaadi y’ekibiina kya National Unity Platform…

Abalamuzi si bebafuga Eggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ekirungi, Eggwanga lino terifugibwa Balamuzi. Likulemberwa bantu – ffenna Bannayuganda, bakulu ekimala okulonda. Ku…

Tetunafuna kiragiro kuva wa Attorney General kuyimbula Besigye – Byabashaija

Bannamateeka ba Rtd Col. Dr. Kizza Besigye ne Hajji Obeid Lutale Kamulegeya bakedde mu offiisi ya Commissioner General…

Nalukoola naye yesowoddeyo okusaba kkaadi ya NUP

Munnamateeka Luyimbaazi Erias Nalukoola naye olunaku olwaleero atutteyo empapula ze ku kitebe kya National Unity Platform okusaba okuweebwa…