Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 150 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Eyakirizza okutta Kagezi bamusibye emyaka 35

Kisekka Daniel Kiwanuka, omu kubakwatibwa olwokutta DPP Joan Kagezi Namazzi yatuuse kunzikiriziganya ne offiisi ya DPP okukiriza omusango…

Munnakibiina kya NUP asindikiddwa ku alimanda e Mityana

Omulamuzi wa Kkooti esookerwako e Mityana Mugizi Obeid asindise Munnakibiina kya National Unity Platform era eyegwanyiza ekifo ky’Omubaka…

Omusomesa wa Kabojja asindikiddwa e Luzira lwakutigatiga muyizi omulenzi

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi azizzaayo Godfrey Muwumuza 43, nga musomesa ku ssomero lya Kabojja…

Walukamba yansaba okuwummula emirimu – Kyagulanyi

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalambulula lwaki yakyuusa abakulira…

Noah Mutwe yawambiddwa mubukambwe obwamaanyi – Mukyala we

Mukyala wa Noah Mutwe omu ku bakuumi ba Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi…

Eyakubye eyamuleeta e Kampala bamusibye emyaka 2

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi asalidde Hakim Mugisha 35, ekibonerezo kyakusibwa emyaka 2 lwakukuba kiziibwe…

Nalukoola agenze ne Calculator kko ne geometry set mu Kkooti

Omubaka wa Kawempe North Elias Nalukoola Luyimbaazi olunaku olwaleero ayimiridde mu kaguli okulwanirira obuwanguzi bwe wabula asanze akaseera…

Aba UHRC temuddangamu kumpandiikira bbaluwa zammwe zakisiru – Gen. Muhoozi

Omuduumizi w’eggye lya UPDF era Mutabani w’omukulembeze w’Eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X ku…

Kitalo! Omulambo gwa Ass. RCC wa Lira City gusangiddwa mu mwala

Kitalo! Assistant RCC wa Lira City Karim Mwase asangiddwa ngatemuddwa ku luguudo okuva e Iganga okudda e Bugiri.…