Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 119 listening Simba FM Live
News

Noah Mutwe yawambiddwa mubukambwe obwamaanyi – Mukyala we

May 16, 2025 · Mubiru Ali

Mukyala wa Noah Mutwe omu ku bakuumi ba Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine eyakwatiddwa annyonyola engeri mwami we gyeyawambiddwamu abebyokwerinda nebamubuzaawo. Ono agamba nti babadde bambadde obukookolo nga tebamuganyizza nakumanya gyebamututte.
Noah yegasse ku muwendo gwabakuumi ba Kyagulanyi abajja bawambibwa ogweyongera nga twetegekera akalulu ka 2026.
#ffemmwemmweffe