Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 136 listening Simba FM Live
News

Walukamba yansaba okuwummula emirimu – Kyagulanyi

May 18, 2025 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalambulula lwaki yakyuusa abakulira akakiiko k’ebyokulonda mu NUP nategeeza Omukyala Mercy Walukamba yali yamusaba dda okuwummula asobole okwetaba mu byobufuzi. Bino abyogeredde Busembatya ku mukolo ogwategekeddwa Walukamba okwebaza Katonda olwokumusobozesa okukola emirimu gyekibiina obulungi wamu nokwebaza Omukulembeze wa NUP olwokumwesiga namukwasa ekifo kyamazeemu emyaka 5.

#ffemmwemmweffe