Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 151 listening Simba FM Live
Category

Category: News

ED wa Kampala asibulukukidde wamu n’abakozi n’abakulembeze Abayisiraamu mu Nakawa Division

Olunaku lweggulo KCCA Nakawa Division ngeri wamu ne Nakawa Ummat Muhammad Group basibuuludde Abakozi wamu ne Bannabaybufuzi Abasiraamu…

Achileo Kivumbi ne banne baziddwayo ku alimanda

Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Achileo Kivumbi, Gaddafi Mugumya ne Grace Smart Wakabi baleeteddwa mu Kkooti Enkulu…

Abakuba abantu e Kawempe North twabakwata – Lt. Gen. Okiding

Lt. Gen. Samuel Okiding; “Kantwale omukisa guno okwetonda mu butongole eri Akakiiko kano. Tusaba kutusonyiwa, ebyaliwo twabiraba, zaali…

Abakubwa e Kawempe zaali nsobi ezikolebwa abantu abatafuga busungu – Lt. Gen. Okiding

Oluvannyuma lwakabanga nga abebyokwerinda begaana abakuuma ddembe abakuba abantu mu kalulu k’e Kawempe North nga nabamu babadde banenya…

Munoonye awava ssente z’ebyobulamu – Minisita Aceng

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Ruth Aceng avuddeyo nategeeza nti oluvannyuma lw’Eggwanga lya Amerika okusala ku buyambi bweriwa Ensi ezenjawulo,…

KCCA yeviiriddeko amataba mu Kampala – Capt. Mike Mukula

Omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM ow’ebuvanjuba Capt. Mike Mukula avuddeyo ku mukutu gwe ogwa…

Sijja kwetondera Bannamawulire kuba saaliwo mu Ggwanga – Minisita Otafiire

Omubaka akiikiria Nakaseke South Lutamaguzi Ssemakula avuddeyo nateeka Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Gen. Kahinda Otafiire…

Okusaba kwokweyimirirwa okwa Eron Kiiza kwakusalwawo nga 4 April

Munnamateeka Eron Kiiza aleeteddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa emisango egyannaggomola okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa. Kiiza…

Sipiika wa Nakawa asibuludde Abasiraamu ku muzigiti gwa Bbuye Kigoowa

Sipiika wa kkanso ye Nakawa Godfrey Luyombya ngaliwamu nabayimbi okuli; Nina Nankunda aka Nina Roz ne Aziz Mukisa…