Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 145 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Alien byonna mubikole nya temulya ebijanjaalo byange – Ppaasita Ssempa

September 8, 2025 · Mubiru Ali
Omusumba w’Abalokole Martin Ssempa avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga ekibinja kya AlienskinUg bwekyakoze efujjo ku luguudo wla Nakawuka-Kasenge-Nateete mu kiro mwebakubidde n’omukozi we eyabadde aleese ebijanjaalo okuva e Kabale.
Ono abalabudde nti; “Alien, ebijanjaalo byabadde bya bakozi ba Ppaasita. Byonna bye mwagala mubikole, naye temulya ebijanjaalo byange!”
#ffemmwemmweffe