Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 227 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Nyeko awanduse mu kalulu ka Makindye East

September 2, 2025 · Mubiru Ali
Omubaka wa Makindye East Munnakibiina kya National Unity Platform Hon Nyeko Derrick avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga bwasazeewo okuva mu lwokaano nga tagenda kwesimbawo ku kifo ky’Omubaka.
Ono agamba nti akimanyi bulungi nti abawagizi be wamu ne ttiimu ye kigenda kubayisa bubi kuba akakasa bulungi nti abadde asobola okuwangula nti wabula oluvannyuma lwokwefumiitiriza asazeewo obutesimbawo.
#ffemmwemmweffe